Nawanika - John mount

Nawanika

4.4 of 5 stars
16 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Nawanika Lyrics

John Mount 

Naliriraliralira 

One blessing made it

Ntobye no mukwano amazima

Ebadde battlefield nga nkirako ba soldier 

Era mbulako oyo soldier anyongera amayinja ampe obwa General major 

Ate yandiba nga yegwe alimponya 

Obuffere Bwa bano abawala abalala

Bano abawala abalala telina kirubirirwa

Okujako okunyaga 

Abasooka bandaga etima ddala nebanemya okwagala

Tebakuma ebye kisenge ne Lam... yakakana amenye omutima gwange

Oba mukwano osobola wandibadde wekuba muli

Ondage okwagala Kuba mukwano amazima 

Silina nze kyembala kiyitibwa nga kwagalwa 

Nali nawanika nga nawanika nali nawanika 

Nali nawanika  nga simanyi nti oba ekyaliyo ba malayika 

Nali nawanika nga nawanika nali nawanika 

Nali nawanika nga simanyi nti oba ekyaliyo bamalayika 

Naye mutima gwange kyitobonerera ddala kyitoyiga

Kulwebyo byoyisemu kyinuma muli bwogamba tubidemu

Nyabo Kuba torch mweno ensonga 

Kimanye nkwesize namutima bwoba nga osobola 

Nyamba jawo obulumi obwasoka 

Nkilabye nawe okilabye nsubire okilabye 

Gwe bwenkulabye mukwano mbadde nsaba ompeyo akadde 

Ebyo mukwano Ebyo mukwano Ebyo mukwano kwewayo 

Bwoba osobode mukwano mbadde nsaba kimu ompeyo akadde 

Oba mukwano osobola wandibadde wekuba muli Ondage okwagala 

Kuba mukwano amazima Silina nze kyembala kiyitibwa nga kwagalwa 

Nali nawanika nga nawanika nali nawanika 

Nali nawanika nga simanyi nti oba ekyaliyo ba malayika 

Nali nawanika nga nawanika nali nawanika 

Nali nawanika nga simanyi nti oba ekyaliyo ba malayika

Ntobye Ntobye Ntobye 

Ntobye Ntobye Ntobye

Ntobye Ntobye Ntobye 

John Mount 

Ntobye Ntobye Ntobye 

Kaltim Gang

Top Songs

MSport