Mulenzi - Toto Naava

Mulenzi

5.0 of 5 stars
2 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Mulenzi Lyrics

Good morning i hope this mail finds you well.Below is the Mukenzi song lyrics.
 Mulenzi kyi kyi eyo kyendaba ,
Oyo omuwala nga afanana
Akaviri ,akaface ,neka figure
Eh eh
Kyi kyi ekyo kyokola
Walowooza
Nti osobola okufuna ajja mukagato kange
Naye ate eh ndi kyino omu
Nange nemanyi.
You know am one of a kind
Abanfanana they died
Baafa daa bali mu cofin
Kyenva sikuva na ku mind *2
Kati nkulaba ontunulila wesesasesa nti onsubwa subwa ah ah*2
Mulenzi,mulenzi wansubwa subwa ah ah*4
Muwala gwe kyi kyi ekyo kyokola
Oyo guy akusagisa
Yayagala nze nantamira eh eh
Lwakyi akusagisa
Yalowooza nti asobola okufuna ajja mu ka gato kange
Naye ate eh ndi kyinomu
Nange nemanyi
You know am one of a kind
Abanfanaana they died
Baafa daa bali mu coffin
Kyenva sikuva na ku mind
Mulenzi mulenzi
Wansubwa subwa ah ah*4
You know am one of a kind
Abanfanana they died
Bafa daa bali mu coffin
Kyenva sikuva na ku mind
Kati nkulaba ontunulila
Wesesasesa nti onsubwa subwa ah ah
Ontunulila wesesasesa nti onsubwa subwa aha ah
Mulenzi mulenzi
Wansubwa subwa ah ah*4


 

Top Songs

MSport