Muwala - Frank kabz

Muwala

5.0 of 5 stars
6 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Muwala Lyrics

Eyo auto notch 

Nze kamwagale oba bogoba bagobe 

Omwana akuba ndaba nga alonze ono yabikola anatera kunzita wulira A frank kabz 

Muwala wa boss 

Muwala wa boss 

Nze ondwaza stress nsaba ompeyo ka chance

Muwala wa boss 

Muwala wa boss 

Nze ondwaza stress nsaba ompeyo ka chance

Yo sifudeyo newebagoba nze mizze pin 📌 ekinuma nkimugambe 

Kale boss newagoba nze njjakomawo ekikomera nkibuke 

Anti ono yamizisa eddagala anemesa ebyokola wakwata amatiza Boss Muwala we yabikola buli wayitawo neva kumulimu muwala njagala batugobe tugende nze nsaze ne boss tutuke

Muwala wa boss 

Muwala wa boss 

Nze ondwaza stress nsaba ompeyo ka chance 

Muwala wa boss 

Muwala wa boss 

Nze ondwaza stress nsaba ompeyo ka chance 

Nkusaba chance bambi nponya stress laba ndi space nyaba siri kifeesi

Yo laba yo gwe kiki kyokola onumya numya ye kiki kyobala byokola bino byoyagala onina onina baby nze onina 

Mbulira nkutwalewa okukufuna yali duwa namasanyu nze gekuwa nabulirwa nekyekuwa my baby funa kyosaba wadde abayaye balaba kimanye ntino bwebiba sikufera silimba tabula okimanye ntino na bayaye balabe eee bakyali baloba 

Muwala wa boss 

Muwala wa boss

Nze ondwaza stress nsaba ompeyo ka chance 

Muwala wa boss 

Muwala wa boss 

Nze ondwaza stress nsaba ompeyo ka chance 

Boss Muwala we yabikola buli wayitawo neva kumulimu kumulimu Muwala njagala batugobe tugende nze nsazewo ne boss tutuke

Bulira nkutwale Okukufuna yali dduwa namasanyu nze gekuwa nabulirwa nekyekuwa ma baby funa kyosaba wadde abayaye balaba kimanye ntino bwebiba sikufera silimba tabula okimanye ntino na bayaye balaba eee bakyali baloba

Top Songs

MSport