Ex Dear (kuwunya kamwa) - Definite

Ex Dear (kuwunya kamwa)

5.0 of 5 stars
3 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Ex Dear (kuwunya kamwa) Lyrics

D D D D Dw Raptyle eyo DJ bwotakuba eno bang, 

Ngolwo mu baala teri zina

Mpulira siri International amanya nina galya ssente kyoka zaabula.

Tutuse okuwunya obumwa (ayyi), tutuse okuddira ba ex (si kweno economy)

Wamma ex dear nali nsaaga nali njagala kulaba oba okya njagala.

Kuno kuwunya kamwa (kwenyini), tutuuse okuddira ba ex (be bali baweza)

Wamma ex dear nali nsaaga nali njagala kulaba oba okyanjagala.

Eno nkambwe nga pabro Esco mu sinema, 

Tojiwona newoyiwako bi namuziga, 

Ba big boys bajiraba nga ka fever kyokka eno ewange nkera nkya goba nkima

 Neighbour tompunyira kamwa ebizibu byolina sinze abikumalira (Hmmm)

Ate ekirala nalalira nezewali omanja n'emesse yazifulayisa, 

Ate manya puleesa zinuma tezetaaga kumanja ssawa zino

Mpulira muli njoya na ka bbiya kyokka ekyanali kyampeddeko mu nsawo ehee

Kati lover gwe ex, ex ye lover kati buli kintu yakimala.

Eno life eri fantasho bwoba tonjagala gwe amanyi dembe lyo 

Si mpisa mbi siri mwefasi ate okunefasa onoonya ku nkuula

Kamwa kawunyire mu kisenge kyo tonkuba nakku eyo eno ensi si orphanage eno hustle 

Tutuse okuwunya obumwa (ayyi) , tutuse okuddira ba ex (si kweno economy)

Wamma ex dear nali nsaaga nali njagala kulaba oba okyanjagala.

Kuno kuwunya kamwa (kwenyini), 

Tutuse okuddira ba ex (be bali baweza)

Wamma ex dear nali nsaaga nali njagala kulaba oba okyanjagala

Kati ffe eno ekyenkya tukifuna lunch time kati ate yo supper tuwunyawo bumwa, 

Sulayimani kweno economy Hadijah muleke kantino yakulira kukidima

Watuba ka boyfriend ku status, ng'omanyi kako kumbe ka boyi kasapasi

Kati tokyakatekayo wakula, bakukyawa oba tokyalina za data.

Nze nobukadde nabuvako nonya nussu lwakuba ne nussu kati efuuse  nuthu

Abamu batuyana ofuna enuthu ate abalala era kitutuyanya ota enuthu.

Eh eh eh eh ho my Lord, omwana anyirira nga sweet bananu, 

Nemala mu nyweza mu tanonu, nyinza okuwogana ononu apananu.

Kuno kuwunya kamwa nga neza jik tewali ate ex teyadidde dda ex!!!

Tutuse okuwunya obumwa (ayyi), tutuse okuddura ba ex (si kweno economy)

Wamma ex dear nali nsaaga nali njagala kulaba oba okyanjagala

Kuno kuwunya kamwa (kwenyini), 

Tutuse okuddira ba ex (be bali baweza)

Wamma ex dear nali nsaaga nali njagala kulaba oba okyanjagala

Tutuse okuwunya obumwa (ayyi), tutuse okuddira ba ex (si kweno economy) 

Wamma ex dear nali nsaaga nali njagala kulaba oba okyanjagala

Kuno kuwunya kamwa (kwenyini), 

Tutuse okuddira ba ex (be bali baweza)

Wamma ex dear nali nsaaga nali njagala kulaba oba okyanjagala

Top Songs

MSport