Bitimba - Pia Pounds

Bitimba

4.5 of 5 stars
597 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Bitimba Lyrics

Fresh...

VERSE 1

Labayo byenkubulira mukwano gwange

Byonna byonna biva wansi mu mutima gwange

Bingi tebigya nakululimi lwange

Gwe kirabe!!.

Sometimes mbeerayo mu mbeera zange

Nendowooza ebintu byokoze mu bulamu bwange

Taata ne nkuyimbira obuyimba bwange

Gwe bulabe!!.

CHORUS

Era kankuwe byonna

Nkwagala nnyo tongobya omukwano

Gwonna gwakukumenya!

Ye maama tonsekelera

Ngudde mu bitimba ssi love 

Taata wange oh nensasira.

VERSE 2

Next week tugendeko mu bazadde bange 

Bonna bonna beesunze olaba olulenzi lwange

Tuyiteko newa Juma mukwano gwange 

Akulabe!!.

Bino bi care byonsuulira bisasulwa mu cash oba zaabu?

Yee maama tonsekelera, take care..

You know i got you

Every morning, and everyday

In the morning, and everyday

Every morning, nsaba nkuwe

Hmmmm...

CHORUS

Era kankuwe byonna

Nkwagala nnyo tongobya omukwano

Gwonna gwakukumenya!

Ye maama tonsekelera

Ngudde mu bitimba ssi love

Taata wange oh nensasira

OUTRO

Tugende mu bazadde bange

Beesunze okulaba olulenzi lwange

Nkwagalanyo tongobya omukwano

Gwonna gwa kukumenya

Ye maama tonsekelera

Ngudde mu bitimba ssi love

Taata wange ohh nensasira

Top Songs

MSport