Wangema - Fyn Cedra

Wangema

4.9 of 5 stars
89 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Wangema Lyrics

Ahahahaa

Aban on my beat

Baby ndi mupya mu mukwano

Nali nabireka mabega eyo

Yeggwe eyandaga ebiri m'maaso

Bali nata kuba omukwano baagabanga gubowa ahhh

Baby wabamponya

Ne byenkuwa ndaba nabyo tebimala ahhh

Wali saala gye nali nsaba nze okunyanukula

Mhh nzikiriza nkulange nange

Nzikiriza dear nkutimbe ku bipande yeah

Nze kuggwe kwenfiira...

Yeggwe nsonga eyali engumya okukamala

Wangema butassa wansi w'obulumi

Nawona ebyali bingiwa amaziga

Ebya nteesa tebinumye lulimi

Wabimponya navaawo we nali nayita

Wangema butassa wansi w'obulumi...

Nawona ebyali bingiwa amaziga

Ebya nteesa tebinumye lulimi

Wabimponya navaawo we nali nayita

Uh guno omusango gwanema okujulira

Wano netaagawo ampanirira

Oli kabimbi akanyuma okukabala

Bibala bya mukwano ngabirira

Omutima gutereke ndi mu bank

Ku account kuliko decade 40

N'abaali bansamaliza eyo mu banga

Oli sweater ggw'omponya empewo ekunta

Nzikiriza nkulange nange

Nzikiriza dear nkutimbe ku bipande yeah

Nze kuggwe kwenfiira

Yeggwe nsonga eyali engumya okukamala

Wangema butassa wansi w'obulumi

Nawona ebyali bingiwa amaziga

Ebya nteesa tebinumye lulimi

Wabimponya navaawo we nali nayita

Wangema butassa wansi w'obulumi...

Nawona ebyali bingiwa amaziga

Ebya nteesa tebinumye lulimi

Wabimponya navaawo we nali nayita

Omukwano baagabanga gubowa ahhh

Baby wabamponya

Ne byenkuwa ndaba nabyo tebimala ahhh

Wali saala gye nali nsaba nze okunyanukula

Guno omusango gwanema okujulira...

Wano netaagawo ampanirira

Oli kabimbi akanyuma okukabala

Bibala by'omukwano ngabirira

Omutima gutereke ndi mu bank

Ku account kuliko decade 40

N'abaali bansamaliza eyo mu banga

Oli sweater ggw'omponya empewo ekunta

(Nzikiriza nkulange nange

Nzikiriza dear nkutimbe ku bipande yeah)

Ahahahaa

Aban on my beat

Top Songs

MSport