Wooli - Kenny music

Wooli

5.0 of 5 stars
2 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Wooli Lyrics

Verse 1

Oli buli wamu

Olaba buli kyenkola

Ebilungi n'ebibi

Byonna obilabila kumu

Odda buli gyendaga

Silaba kiki kyenyinza kukweeka

Omanyi nendowooza zange

Yegwe Lwazi mwenekwekanga

Yegwe manyi agampanirira

Chorus

Wooli mba mugumu

Siba na kutya

Bwoba wendi

Mba mugumu nfuna kutulo

Verse 2

Bwewabulanga lwe nakaaba

Bwewajiranga lwe nasirika

Olwali olwo nze lwenalayira

Nti ebyange twala nebweziba nsiriba

Benawa ebyange bansuulawo

Bammenya omutima nenguzingako

Kasita nafuna gwentottolera ennaku y'omutima 

Ali omu bwati Almighty God

Yegwe Lwazi mwenekwekanga

Yegwe manyi agampanirira


 

Chorus

Wooli mba mugumu

Siba na kutya

Bwoba wendi

Mba mugumu nfuna kutulo

Verse 3

Obulimba bw'abafere

Wabumponya Yesu nzikiriza mubigambo byo

Tondeka kusemba

Nsaba bwoba okola osookerenga kunze Mukama

Omukwano gwo ddagala

Lwelinzikakkanya obulumi munda

Endwadde z'endowooza zange

Wazijjanjabya Kigambo kyo


 

Chorus

Wooli mba mugumu

Siba na kutya

Bwoba wendi

Mba mugumu nfuna kutulo

Top Songs

MSport