Byadawa

Song Lyrics

ntro
Ts a busy busy heyheyheyhey
Chrous
Lyadawa esanyu elyo?
Byadawa
Akamwenyumwenyu kumatama okwo byadawa?
Obubozi bwokusimmu obunyuvu
Byadawa?
Bwetwanyumya nga bulilukya
Byadawa?
Walijawa etima? Yadawa care eyo mbuza byagwawo byonna mbuza
Mbbuza byadawa?
Verse1
Bambuza eyo gyempita
Nange sibawuna
Kwabo tekuliko yantuma
Owomukwano nkwagale nze
Wasalawo nondeka awo mumatigga omutima gwange noguvamu nze eyali agezegeze eh yeah labayo bwenkoze nzigwawo
Nebwoliba nga onkyaye
Muli nga owulira onkoyee
Ondekerelanga akaffo mu mutimma
Notanzigalirila bali
About wali obakyila nga nebyekyiyaye nabitta nze nga nalonda namala beibe
Bambi tondekandawo wowo
Chrous
Verse2
Lyadawa ah lyadawa ah
Ekyo ekyasusa omutima
Ekyo ekyasusa obulamu wuwu yeah
Onomya nyo nawe olimba
Silk Kitti ninna omusayi
Nze atali malayika situkilidde
Nsobya nga ebitonde ebilala
Mpulira nga bwowulira amazima
nga waliwo ekyikunyiga eyo mumutima
Nabera awo nga otawa opokya me
Love owulira ekumenya
Omutima ogulwadde okwagala
Abanga omuyi Ku oxygen
Nga wogukangila ayi
Oyinza okutula nze nyinni gwo
Chrous
Verse3
Komyawo ebyali ebyange gutukke
Abo abakulunga ebikawa ebiwomu ndete eh hey hei
Bakutabula eyali omuteffu
Naye nze nkulayilira silikuyiwa
nakusena nkulaba
Nkoye okubuyayana
Naguno omukwano omungi
Binno sebyenasubira okukungula
Nasigga mukwano mulungi nze
Nali eyo besungasunga
Bali eyo beswantaswanta
Msesamu webazikiza ah heyeah
Mbuza byadawa
Chrous
Bambuza eyo gyempita
Nange sibawuna kwobbo tekuliko yantuma omukwano nkwagale nze
Wasalawo nondeka awo mumatiga
Omutima gwange noguvamu
Nze eyali agezegeze
Labayo bwenkoze nzigwawo
End

Howwe Hot 100 Howwe Hot 100

The Official Ugandan Music Countdown: Weekly and Daily Music Chart

1 LD: 1
Ready
Ready Spice Diana Ft Fik Fameica
2 LD: 3
Omuwala
Omuwala Bruno K & Daddy Andre
3 LD: 6
Nkutuse
Nkutuse Sheebah Karungi
4 LD: 4
This Is Love
This Is Love Rema, The Ben
5 LD: 5
Andele
Andele Daddy Andre ft. Nina Roz
6 LD: 8
Nalonda Nemala
Nalonda Nemala Pallaso
7 LD: 2
Onkosa
Onkosa Mudra
8 LD: 50
Bus
Bus Liam Voice
9 LD: 9
Buligita
Buligita Fik Fameica
10 LD: 11
Ayagala Remix
Ayagala Remix Brian Weyiz Ft Recho Rey