Aaaa Andre on de Beat
Hook I(a):
Nkwagala nga otudde wali
Wali
Nenkunyumiza biri ebyaliwo luli ye
Mu ka umbrella bwetumwenya bwetwewaana aaaa
Mbeera mbirowoozaako ye
Weesunangako nga munno akufaako oh oh
Hook II(a):
Mukwano mukwano
Munnange tomanyi kiri eno
Nnyamba oh mukwano oh oh
Chor:
Nkwagala biri
Biri biri biri ye eh eh
Wankola bubi
Lwe wadduka luli ye eh eh
Nkwagala biri
Biri biri biri ye eh eh
Wankola bubi
Lwe wadduka luli yeee
Verse:
Omukwano guwooma ngambaako nti tolinkyawa
Abangi bagenda
Abandi bwebajja nebeekyanga
Nze ngamba Linda embaga
Embaga ngireeta teweekyanga
Nkwagala nnyo nnyo singa okimanyi singa okimanyi
Nze wannondayo n'onzija mu Bali nnava mu Bali
Hook II(b):
Mukwano mukwano
Munnange tomanyi kiri eno
Nnyamba oh mukwano oh
Chor:
Nkwagala biri
Biri biri biri ye eh eh
Wankola bubi
Lwe wadduka luli ye eh eh
Nkwagala biri
Biri biri biri ye eh eh
Wankola bubi
Lwe wadduka luli yeee
Hook I(b):
Nkwagala nga otudde wali
Wali
Nenkunyumiza biri ebyaliwo luli ye
Mu ka umbrella bwetumwenya bwetwewaana aaaa
Mbeera mbirowoozaako ye
Weesunangako nga munno akufaako oh oh
Hook II(c):
Mukwano mukwano
Munnange tomanyi kiri eno
Nnyamba oh mukwano oh oh
Chor:
Nkwagala biri
Biri biri biri ye eh eh
Wankola bubi
Lwe wadduka luli ye eh eh
Nkwagala biri
Biri biri biri ye eh eh
Wankola bubi
Lwe wadduka luli yeee.