Damu ongezeko - Obius owentegeka ft Prince jordan da great

Damu ongezeko

5.0 of 5 stars
2 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Damu ongezeko Lyrics

Intro

Obius Owentegeka 

Prince Jordan

Hello 

Da great

Eno ekubaaa

Sikubye kuyomba nawe dear

Sikubye kunyumya kubiri ebyayita

Nsaba tutereze ensonga zaffe

Tudemu twagalane sweet wange

Damu ongezeko mummy

Damu ongezeko honey

Damu ongezeko nyabo

Yali kavubuka yeyampaga

Damu ongezeko mummy

Damu ongezeko baby 

Damu ongezeko nyabo

Yali kavubuka yeyampaga

Wagenda ngamba mbu siryejjusa

My baby boo kati nze nejjusa

Bambi bambi nkwatirwa ekiisa

Nkiwulira munda eri kinkosa 

Nakyuka kati ndi ku chapter mpya

Buli kimu ekyange Kale kyekyo

Njagala twagalane 

mpaka kesho

Manya wendi

Ndi wuwo honey wange

Komawo gwe alimu future yange

Gwe alimu future yange

Damu ongezeko mummy 

Damu ongezeko honey

Damu ongezeko nyabo 

Yali kavubuka yeyampaga 

Damu ongezeko mummy 

Damu ongezeko baby 

Damu ongezeko nyabo

 Yali kavubuka yeyampaga 

Nali muto mu myaka dear

Bwali buvubuka bwebwansumbuwa

Nkimanyi omanyi nawe dear

Njogera mazima sikwesudiya

Mp'omukisa ntereze ebyasoba

Ngolole buli wona awakyama

Nkuwe omukwano gw'otafuna luli

Nkuwembejje nze n'engoye ngule

Oyambale my baby otemagane

Buli woyita agasajja ga kubagane

Damu ongezeko mummy 

Damu ongezeko honey 

Damu ongezeko nyabo 

Yali kavubuka yeyampaga

Damu Ongezeko mummy 

Damu ongezeko baby 

Damu ongezeko nyabo 

Yali kavubuka yeyampaga 

Nsonyuwa nze gwansinga 

Nemumutima kinkabya

Nsasira mbonyebonye ekimaala 

Bali nabaleka siri baddira.

Eno ekubaaa

MSport