Byadala - Danny Nats

Byadala

5.0 of 5 stars
2 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Byadala Lyrics

Danny Nats Ug

Alongside Paul Shan Magic

Yeah man, missing somebody.

Paul Shan beats, hihiiiii

1. Ekintu ky'omuwendo kikuba Wala nnyo , naye nga bambi oli awo okimisinga. 

Omuntu gw'oyagala nga abeera Wala nnyo amazima Bambi obeera omumisinga

Mwana gwe Moreena nze nkumisinga ku mutima ebirowoozo bindi bubi, kwata essimu, kwata essimu, kwata essimu mukwano twogere, 

Hello hello helloooo, ooo Hello hello hello hello hello hello hello...

Hello hello hello, kwata essimu nsaba mukwano bambi twogere, bwoba oganye kankozese ekifuba nkusindikire obumesegi mukwano omanye,  bwoba oganye kankozese amagezi nsindike obumesegi mukwano omanye

Byaddala byaddala mukwano nkumisinga, 

Byaddala

Hello hello hello hellooo mukwano nkumisinga byaddala

Byaddala byaddala mukwano nkumisinga, 

Byaddala

Hello hello hello hellooo mukwano nkumisinga byaddala

2. Wagenda gye wagenda nasaba mungu akukwatireko mu lugendo lwo.... 

Wagenda nga anadda ooooo, oooooho... Laba ebbanga liyise omwaka gumu ebiri kumi, abantu bewaleka, oooooo labanno Kati bakuze bagenda nakufumbirwa, ebyalo byewaleka Kati nnyabo obuliramu town tukuzizza era tuli ku mulembe , ewa jjajja Kotirida wali mu kiyembe nateekawo kalina, nazimbawo supamakati, ebintu bitambula, komawo tuyiiye, tukuze amaka gaffe ooooh dear....

Byaddala byaddala mukwano nkumisinga, 

Byaddala

Hello hello hello hellooo mukwano nkumisinga byaddala

Byaddala byaddala mukwano nkumisinga, 

Byaddala

Hello hello hello hellooo mukwano nkumisinga byaddala

3. Njagala kunywa ku mazzi go baby agava munsulu zo nze ngamisinga, njagala ndabe akafeesi ko  endabirwaamu yange nze ngimisinga, njagala ontwaleko ebuziba jukiramu byabanga bika, komawo ffe tweggyewo, tugendewo awo wetwatuulanga, tunyweerewo nakakyaayi kawo twekubye obupikya ne Twitter bisome....

Byaddala byaddala mukwano nkumisinga, 

Byaddala

Hello hello hello hellooo mukwano nkumisinga byaddala

Byaddala byaddala mukwano nkumisinga, 

Byaddala

Hello hello hello hellooo mukwano nkumisinga byaddala

MSport