Kimuli Kyange - Roncity Ug

Kimuli Kyange

5.0 of 5 stars
3 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Kimuli Kyange Lyrics

Oh yah ha Kimuli kyange Roncity Ug in the music again.

Leka ntwale omukisa guno okwebaza abazadde maama ne taata Nakimuli 

Nze okunesiga ha olwaleero nzaliddwa mu luggya tugenze mbufumbo.

Kimuli kyange sembera eno

Kimuli kyalooza sembera wano×2

Ebyange byenina byonna bitwale

Kimuli kyalooza sembera wano

Nze nkuwade byenina honey biibyo twala Kimuli kyalooza take all ever.

Ndaba kuki gwenina omulungi..

Gwe kyomuwendo kyenina omu bwatii...

Laba katonda kyakoze ate katii...

Honey nze nkusaba ojje ewange ofumbe..

Nsaba kimu mukama atukuume..

Nze naawe tubenga mussanyu...

Nali muto ho kati nkuze ,

Ddala mukama ayina amanyii...

Kimuli kyange sembera eno

Kimuli kyalooza sembera wano×2

Ebyange byenina byonna bitwale

Kimuli kyalooza sembera wano

Nze nkuwade byenina honey biibyo twala

Kimuli kyalooza take all ever.

Owomukwano essanyu limbugana..

Olwaleero nkusaba nkutwale eka..

Nebaza abazadde bonna haa.a.

Abakiriza ntwale olubirizi lwange.

Nsaba mukama tumwebaze ekisa

Kulwe birungi byatukolera..

Silwa magezi.....gaffe..

Silwa manyi.....gaffe ..

Silwa sente zetulina ennyingi...(.Nedda..)

Silwa myaka no no neda nkizudde mukama afuga...

Kimuli kyange sembera eno

Kimuli kyalooza sembera wano×2

Ebyange byenina byonna bitwale

Kimuli kyalooza sembera wano.

Nze nkuwade byenina honey biibyo twala Kimuli kyalooza take all ever.

Nsaba kimu mukama atukuume

Nze naawe tubenga mussanyu

Nali muto kati nkuze

Ddala mukama ayina amanyii...

Nsaba mukama tumwebaze ekisa

Kulwe birungi byatukolera

Silwa magezi.... gaffe...

Silwa manyi..... gaffe....

Silwa sente gyetulina ennyingi..(.Nedda..)

Silwa myaka no no neda nkizudde mukama afuga.

Kimuli kyange sembera eno

Kimuli kyalooza sembera wano×2

Ebyange byenina byonna bitwale

Kimuli kyalooza sembera wano

Nze nkuwade byenina honey biibyo twala

Kimuli kyalooza take all ever...

MSport