Twajja Tumazeko - Josh EP

Twajja Tumazeko

5.0 of 5 stars
2 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Twajja Tumazeko Lyrics

Intro:

Kingzluvin Production 

Hmmmmm yeah yeah

Hmmmm ay he

Josh EP ay yeah

Chorus:

Twajja tumazeeko, tebaamanya

Ebitone ntoko kyokka beekoza

Buli kimu Mukama yakigonza

Tubeere bumu never going apart

Twajja tumazeeko, tebaamanya

Nze maama emikisa gyeyampa ntoko

Buli kimu Mukama yakigonza

Gyetuvudde wala nkimannyi omannyi

Bridge:

Jjukira eyo gyetuvudde, mumaaso gyetulaga biwanvu naye manya

We’ve come a long way far from here

Tetulina kupowa until we make it far eeh

Verse1:

Nze naawe tufaanagana

Ebitwawula byebitonotono

Twajja tumazeeko kituufu naye

Endowooza zaakyuka eeh

Abamu tukola abalala baabita 

Ebisinga biruma naye twegumya 

Gwe jjukira lwaaki wasala ensalo 

Mungu akukwatireko ove muntalo 

Ebikuzimba biteeke kumwanjo tebakulimba abo, gwe kanya kukola bamme amatu 

At the End of the day ofune 4 by 2

Bridge:

Jjukira eyo gyetuvudde, mumaaso gyetulaga biwanvu naye manya

We’ve come a long way far from here

Tetulina kupowa until we make it far eeh

Chorus:

Twajja tumazeeko, tebaamanya

Ebitone ntoko kyokka beekoza

Buli kimu Mukama yakigonza

Tubeere bumu never going apart

Twajja tumazeeko, tebaamanya

Nze maama emikisa gyeyampa ntoko

Buli kimu Mukama yakigonza

Gyetuvudde wala nkimannyi omannyi

Verse2:

Tuyise mubingi, ebimu tebyogerekeka kyokka baabuwe

Obuvumu bwetwasigaliza, gakwake k’etonye empewo efuuwe 

Gwe manya bangi bakwesunga (bbo bangi)

Okulaba ng’olemereddwa baseke

Naye togwamu suubi, ez’enseko

Mukama ajjazifuula obuswavu 

Ebikuzimba biteeke kumwanjo tebakulimba abo, gwe kanya kukola bamme amatu 

At the End of the day ofune 4 by 2

Bridge:

Jjukira eyo gyetuvudde, mumaaso gyetulaga biwanvu naye manya

We’ve come a long way far from here

Tetulina kupowa until we make it far eeh

We’ve come a long way far from here (we’ve come a long way)

Oh na na eh

Twajja tumazeeko, tebaamanya

Ebitone ntoko kyokka beekoza

Buli kimu Mukama yakigonza

Tubeere bumu never going apart

Twajja tumazeeko, tebaamanya

Nze maama emikisa gyeyampa ntoko

Buli kimu Mukama yakigonza

Gyetuvudde wala nkimannyi omannyi

We’ve come a long way far from here (we’ve come a long way)

Oh na na eh

MSport