Ninagwe - Spring of Hope

Ninagwe

5.0 of 5 stars
1 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Ninagwe Lyrics

STANZA 1

Gyenvudde wabi nnyo

Naye nina kimu kyenzudde

Nti Mukwano gwange Mukama

Tewali kiritwawukanya

Oyo ambereddewo mu nnaku

Nabukeesa nfune ku ssanyu

Ambisse, ankumye

Talinvamu bweyasubiza atyo (X2)

CHORUS

Ayi Kantonda nze nesiga gwe

Byonna obiraba tebikira gwe

Balina ebitiibwa nze nina gwe

Ayi kabaka nze nesiga gwe (X2)

STANZA 2

Abaali bangaya, wali navaawo

Nafuna andabirira nze

Ebyali byannema, kati mbisobola

Gwe nafuna anti yabiyinza

(Mugagga n’ensiimbi alina

Nga ndi mu yye sijula nze kati kyantongoza

muwonya n’obulamu ampa

Mutwale byonna mumundekere

Anti abasinga) (X2)

CHORUS

Ayi Kantonda nze nesiga gwe

Byonna obiraba tebikira gwe

Balina ebitiibwa nze nina gwe

Ayi kabaka nze nesiga gwe (X2)

MSport