Mukwano gwange - Ecklass Morgan

Mukwano gwange

5.0 of 5 stars
3 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Mukwano gwange Lyrics

Yeye

Ecklass Morgan

RQM

Sijukira kuyomba nawe naye webwakya nonjabulirira

Wanfumita biso mu mugongo era obulumi nkyabuwulira beibe

Wankola bubi omutima wamenya

Olwokutya okuswala nasilika

Nakwesiga nyo Vanessa samanya no no

Nali manyi nti ebyaffe by luberera

Nga era manyi nti nze nawe tuliwangula

Kati laba biwundu bya mutima byenina

Beibe

Nkunonyezanonyeza wambula

Ku radio ntuse ne bi fananyi ntibye

Kati ndi stuck nobwongo bwesibye

Chorus

Yegwe Mukwano Gwange

Ownge gwenawa omutima Gwange

Kati wagenda nomwoyo Gwange

Onsule ku maggwa agafumita nga ebyabe

Verse 2

Nze nali simanyi lulikya newefula

Mutima neguzika tewali akoola

Nkukubira akasimu ongamba tonkoya

Mbu wakita (wafunayo Alina dollar)

Endagano gyetwalina wajimenya

Wansubiza obutandeka naye wakikola

Kitaba kyamaziga mwendi mwenasigala

Ndi mu komere wantekako empigu

Ndi mu kizikiza ebirooto  byantisa

Wayogera mu lwatu nongamba nze asinga(beibe)

You chose money over me

Mutima Gwange waguzanyisa venny

Mpaka bukadde kyekyali ekisubizo mummy

I wonder why you compared me to money

Chorus

Verse 3

Ndaga leave love

Amazima dear onfudde mutumbavu

Lugendo lwamukwano okutali map

Kwovugira omutima ondeka zi half

Yeye

MSport