Sekukulu - OEM Ug

Sekukulu

5.0 of 5 stars
3 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Sekukulu Lyrics

Chorus ;

Sekukulu ekusanze etya

Sekukulu ekusanze etya mbuuza

Iye

Omwaka gukusanze wa

omwaka omugya gukusanze wa mbuuza 

Verse 1

Akagoye namze okagula

ezakanyama nazisevinze

abomukyalo

saawa yonna obubaka butuuka

abaana bokaalo mbatumide

Bwesija ku sekukulu omwaka ngukwatir'eyo

ku boxing day nze nebakyali tulina jetugenda,

njagala kubuuza Og wange oba anaja,

Musanji iii simanyi akyaberayo

Munywanyi Munywanyi

Chorus 

Sekukulu ekusanze etya

Sekukulu ekusanze etya mbuuza

Iye

Omwaka gukusanze wa

omwaka omugya gukusanze wa mbuuza 

Verse 2

Manya obulamu nti kyamuwendo,

tewekola byafujjo, omwaka negukwejovana,

okuvuga endiima kisse banjinyo,

ba nalumanya neba salumanya obulamu nebuzaawa,

Nkusaba

togeza nonywa novuga,

tozimarawo sevinga,

January tawena,

guba mwezi gwakayisanyo,

naye bwoba olina zirye,

teweyisa nga atalifa,

meketa kuzakutuyanya,

sanyusa obulamu tewelumya

Okitegede?

Chorus

Sekukulu ekusanze etya

Sekukulu ekusanze etya mbuuza

Iye

Omwaka gukusanze wa

omwaka omugya gukusanze wa mbuuza 

(Bwesija ku sekukulu omwaka ngukwatir'eyo

ku boxing day nze nebakyali tulina jetugenda,

njagala kubuuza Og wange oba anaja,

Musanji iii simanyi akyaberayo

Munywanyi Munywanyi)

MSport