Kaana Ka Mbaata - Wonder Riddim

Kaana Ka Mbaata

5.0 of 5 stars
4 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Kaana Ka Mbaata Lyrics

Intro

This is real life story

 (Tuvudde waala)

             Story

(Tuvudde waala)

           Chorus x2

Ndi kaana ka mbaata 

Nkuuze ne takulira

Nabuli kye nfunye ku nsi 

Zibadde ntuuyo zange

Ne mukama nasasira

Mukamaka na gabilira

                   Verse 1

Gaano tegabadde magezi gange

Ate tekubadde kusoma kwange

Sijja kulimba nti kumanya kwange

Naye abadde katonda 

Gwe labayooo!!!

Mu bantu enkumi

Nze ne nondebwa

Ddala nze aniiii?????

Gwe bapima ku minzani

Kati nsiiwa nga binzali!!!!

              Chorus x2

Ndi kaana ka mbaata 

Nkuuze ne takulira

Nabuli kye nfunye ku nsi 

Zibadde ntuuyo zange

Ne mukama nasasira

Mukamaka na gabilira

           Verse 2

Mmmmmhh

Bwe mbyogeera owaakana

Kubanga tewandaba

Naye abwo abandabako

Enjawulo bajilabako

Mundeke nyumirwe

Mundeke njogge

Ekiffi ka nkisike

Emottoka njoge

Mundeke nyumirweee

Mundeke njoggeeeee

Zinno ntuuyo zangeee....h

Chorus x2

Ndi kaana ka mbaata 

Nkuuze ne takulira

Nabuli kye nfunye ku nsi 

Zibadde ntuuyo zange

Ne mukama nasasira

Mukamaka na gabilira

Verse 3

Lubeera lugendo luwanvu

Olujjudde emisanvu

Mmmh ne biwonvuu

Oh ohh ohhh,,,,,!!!!!!

Okulemerako ekyo kikulu

Okukola enyoo 

No okutya abakulu

Banange neyanze

Mwenna abanyambye

Nsiimye nsiimye nsimye

Naye mukama 

Aaha naye mukamaaaaaa....!!!

Chorus x2

Ndi kaana ka mbaata 

Nkuuze ne takulira

Nabuli kye nfunye ku nsi 

Zibadde ntuuyo zange

Ne mukama nasasira

Mukamaka na gabilira

MSport