Sumaya - Lebbo man

Sumaya

5.0 of 5 stars
2 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Sumaya Lyrics

INTRO

Ma baby bu bu buubu

Nze Lebboman 

Ne Baba ku mapeesa, 

wo…Baby, Sumaya..

              CHORUS 

Jangu eno Sumaya..Tondeka mukwano Sumaya…Wandeka nga nkaaba…Wandeka mu kidaala nga mbiibya.

X2

           VERSE 1

Tokigeza ne wesibira eyo,

Nze obeera onkumye omuliro mwoto,

Obwongo nómutiima bisuula eyo,

Nze wanzigalira mu lock,

Love yo weliba ddagala lyanooga,

Nze wansiba miguwa baby

Am ready, Am ready, Am ready,

To fall your loss,

Nga bwegwaali edda mu ntandiikwa

Temwali kukaaba maziga

Mu love yaffe mwalimu

Okuzina amazina ga sanyu

You my baby

Ngamba kyensobeza nteleeze.

                   CHORUS

Jangu eno Sumaya..Tondeka mukwano Sumaya…Wandeka nga nkaaba…Wandeka mu kidaala nga mbiibya.

X2

                VERSE 2

Love enyuuma nga gwoyagala

Akufaako ngékimuli ekito

Essente enyuma ozilina ozilyako

Negwoyagala enyo

Tobaleka okuseka

Baby tonkyaawa

Mu mutima obeera onfumise maggwa

Am ready to do… buli kyoyagala,

Tondeka nawe beera fair

Gwe amanyi ebyaama byange,

Gwe amanyi obunaafu bwange,

Wanzibikira amaaso

Silinayo… oundi, e

ziraMulala, niiwe gwe ninda

 Oli muntu omu gwe neetaga

Abalala nze seefasa nabiita nabikoowa,

Nakuwa omutima gwali gumu

 Watwaala … o o

CHORUS

Jangu eno Sumaya..Tondeka mukwano Sumaya…Wandeka nga nkaaba…Wandeka mu kidaala nga mbiibya.

X2

                     ...break..

                 VERSE 3

Love yo weliba ddagala lyanooga,

Nze wansiba miguwa baby

Am ready, Am ready, Am ready,

To fall your loss,

Nga bwegwaali edda mu ntandiikwa

Oli muntu omu

 Gwe neetaga

Abalala nze seefasa

 Nabita nabikoowa,

Nakuwa omutima gwali gumu 

Watwaala … o o

OUTRO

Jangu eno Sumaya..Tondeka mukwano Sumaya…Wandeka nga nkaaba…Wandeka mu kidaala nga mbiibya.

X2

MSport