Twala Ekitiibwa - Kevin Caleb Ft Irene Esther & Jemie

Twala Ekitiibwa

5.0 of 5 stars
6 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Twala Ekitiibwa Lyrics

Erinya lyo liwonya endwadde

Erinya lyo lisumulula enjegere Oli muwonya 

Kitiibwa kyo kijudde wona 

kirabike nga tukusinza oliwakitiibwa

Olokola ogaba eddembe,

n’omwoyo wo tumwetaaga,

mwoyo tujuzze.

Twala ekitiibwa nga tukusinza,

okwagala kwo kukolebwe Kati.

Leka omwoyo wo afuge wano,

okuberawo kwo kutuwambatire.

Twala ekitiibwa nga tukusinza,

okwagala kwo kukolebwe Kati.

Leka omwoyo wo afuge wano,

okuberawo kwo kutuwambatire.

Twala ekitiibwa nga tukusinza,

okwagala kwo kukolebwe Kati.

Leka omwoyo wo afuge wano,

okuberawo kwo kutuwambatire.

Oooooh. Oooohh ooooh ooooh

[Janguuuu  ai omwoyo ai omwoyo. kutula enjegere Leero wonya endwadde leero tukwetaaga]

Mwoyo mutukuvu, mwoyo Tujuze 

MSport