Somigo

Song Lyrics

INTRO:
Yenze ayingidde.....Jonah Seven mpakinze
Namba musanvu nyingidde....chant bruuu chant
CHORUS:
Somigo migo migo brand duba done
Ababadde balemesa tell dem we nuh done
Somigo migo migo brand duba done
Guno omwaka gwakatandika and yes we nuh done
VERSE 1:
Kano kagelo
Omusajja nemukyala we
Bayagalana nyo okutuuka mubazadde be
Era nebazaala n'akaana ke
Natuuka n'okuleeta ne mukwano gwe
Amulambuze amulage ku maka ge
Mukwano gwe yamusanga namukyala we
Mukyala we yeligomba na mukwano gwe
Amaanyi gamuugwa nasanawo
Nga bwalowooza kumukwano gwebabademu
Ye ne mukwano gwe kogata ne mukyala we
Kati kuba torch mujoyita mikwano gyo
Bangi bakubonga kumbe bakuzoleya
VERSE 11:
Nze bampita Jonah sikopa muntu yenna
Nkuba Luganda bakopa baJamaica
Obuwangwa babusudde mubutamanya
Nebewaana tebamanyi batufiliza
Ngenda kubakuba kan'eno kakutambuza
Kubasomela kwefuula batawulira
Omutwe omukulu mawulire guyinze
Somigo yefudde tabbu mu baala
Abaana bagumenyeka abamu tebasa mukono
Tunula ku dyo omale odde ne ku kono
Mubuvanjuba bebukika kono
Olumu obulamu obuleka nodigidamu
Newelabila ebizibu byosibaamu
Wama dj nkusaba okanziliremu
VERSE 111:
Somina chana bana kiti fini Anna
Atina chikini fiti fiti banana
So mi gyal deh fi kasa pati Hanah Montana
And di gyal deh ke fi ke ke na Nanah
Diss me but never diss out me bradah
Touch me but never touch out me sister
Tease me but never tease out me mother
Forget me but never forget me rhymes
Nkulukuta ragga nkilako kuuma kakasooli
Najjanankumbi Stella awo wenzalibwa
Namasuba kikajjo awo wenzikibwa
Mpita Jonah Seven coz dat is me name
Abalogo mugenda kweloga Ate
Naffe eno ffe esaala tusaba Ate
OUTRO:
Abalogo mugenda kweloga...
Naffe eno esaala tusaba...
woollaaaaaah

Howwe Hot 100 Howwe Hot 100

The Official Ugandan Music Countdown: Weekly and Daily Music Chart

1 LD: 1
Tevunya
Tevunya Sheebah & Fik Fameica
2 LD: 2
Tweyagale
Tweyagale Eddy Kenzo
3 LD: 4
Baliwa
Baliwa Jose Chameleone
4 LD: 3
Muko
Muko Fik Fameica
5 LD: 5
Jangu
Jangu Winnie Nwagi
6 LD: 8
Clear
Clear Rema
7 LD: 6
Turn Up The Vybe
Turn Up The Vybe Ykee Benda & A Pass
8 LD: 9
Quinamino
Quinamino Azawi
9 LD: 10
Ssala Puleesa
Ssala Puleesa King Saha
10 LD: 7
Oli wamanyi
Oli wamanyi John Blaq & Slim Prince