Palale

Shoutout

Song Lyrics

You fresh and clean so reliable Onkubya bikolwa baiby
Tendo Mike aku feelinga aku lovinga
CHOROUS
Baby Palale, Oli matondo genkuba mukasana..
Palale Palale otuyengo twokumakya kunyanja

VERSE

Baiby… okuva wenakufuna nze nenzikakana
Ohh ma darling… stress zomutima nozintikula
Wewansiba nanwela, sikyayuga labayo natuuka

BRIDGE

I wanna be your Caribbean pirate
Nkulambuze emitala webizinga
Tusingeko Romy and Juliet
Mukwano olabye otya
I wanna be your Caribbean pirate
Nkulambuze emitala webizinga
Tusingeko Rommy and Juliet
Mukwano olabye otya nga ndinaawe..

CHORUS

Baby Palale, Oli matondo genkuba mukasana..
Palale Palale otuyengo twokumakya kunyanja

VERSE

Wama mbadde nteesa baiby
Ate nkimanyi osobola
Tugendeko ewala awatali kelele newalala
Eyo twelage amapenzi baiby awatali basunzi

BRIDGE

I wanna be your Caribbean pirate
Nkulambuze emitala webizinga
Tusingeko Rommy and Juliet
Mukwano olabye otya
I wanna be your Caribbean pirate
Nkulambuze emitala webizinga
Tusingeko Rommy and Juliet
Mukwano olabye otya nga ndinaawe..

CHORUS

Baby Palale, Oli matondo genkuba mukasana..
Palale Palale otuyengo twokumacha kunyanja

VERSE

Emisuwa gyomukwano
Gyali gyakala munze nofukilila
Bwewajja eno gyendi
Nali kumayisa yegwe wanyimbulaa
Mmhh akufanana amazima oyo tanaba kuzalwa
Baiby ebintu byokola nail mbilootako buloosi
Ohh sembela wano ndabe omulungi gwenasima
Laba mukama Bweyawundo,
Sikyanonya nga nina ono kaalala
Heee baiby..
CHORUS
Baby Palale, Oli matondo genkuba mukasana..
Palale Palale otuyengo twokumacha kunyanja

Howwe Hot 100 Howwe Hot 100

The Official Ugandan Music Countdown: Weekly and Daily Music Chart

1 LD: 1
Awo
Awo B2C & David Lutalo
2 LD: 2
Malamu
Malamu Pallaso
3 LD: 4
Billboard Kipande
Billboard Kipande Nina Roz
4 LD: 3
Buligita
Buligita Fik Fameica
5 LD: 6
Kachumbali
Kachumbali Quex
6 LD: 5
Don't Be Like
Don't Be Like John Blaq
7 LD: 21
Beera Nange
Beera Nange Rulz
8 LD: 11
Ninda
Ninda Sheebah Karungi
9 LD: 7
Kyoyooyo
Kyoyooyo Nina Roz
10 LD: 14
Sharp Shooter
Sharp Shooter Chozen Blood