Bantu Baffe - Ziza Bafana & King Saha

Bantu Baffe

4.1 of 5 stars
116 votes

Share this Song

Bantu Baffe Lyrics

[Intro][Zizza Bafana]Trouble everydayAh watch out fi dis combinationAh wahI be Bafana magicalAh King Saha IslanderAh dis one tough demuOh! A Diggy BauerTell dem say[Verse 1][King Saha]Waliwo lwebinnema nz'ebyo nebilekaNetegga nebateggulula abonembalekaNentemeta, labayo neba ngombaNebawa kubyezizze nabyo ebyo neba bizilaEbyange byekolenoBabitya nga nomukwano gwakoma eyoLaba abayaye basiba mukachwanoBakubampa wabali mukapiganoKuba ezo endulu ov’enoEbyo byokola tebilandiza nsiyoAtte wadembe okola sente neziwelaGulira banno kubimpoKati ozilya nga nne bannoEbye ssaza biwoma nabannoKamulali muteeke ku-side yoWaliwo lwakayilila banno wano(Chorus)Abobebantu baffe (Bakuwanila wano, navulugila eyo)Abobetuyita baganda baffe (Yoyo muno gwoyita munowo)Abobebantu baffe (Akussibako lwotabaddewo)Abobetuyita baganda baffe (Yoyo muno gwoyita munowo)[Verse 2][King Saha]Balina emitima emibbiEgitassasira nze nga mbatyaBategabutezzi amagwa, agwamu yagwamu ngaggamufumitaKale kandiba nga balina obusunguNaye nze banaga buuleMukyala wange gwebapikila ebigamboAgende nze sigala buuleAbo bantu babbiNze mbalabila muliAbo neba dukaEh! Ah ahh!Befudde babanda, kangende mbalope ewo MutandaMubilikimu nga bakivulugaBut they don’t know eh ya(Chorus)[Verse 3][King Saha]Bebamu, Bebamu nze bagenda mpolaBebamu bebatulemessa okukola[Zizza Bafana]Beba nyakula zetukozeBabba nebyetulimyeBatusumagizza neba tujjako byetuguzzeBeyita bakofeleMbuno bobalaguzzeBesiba amagegeleNebeffula gwebikubyeBampala ndeku, bansala nsawoBalumya tebatya musayi basiba muntaloWeyambule, ebyo byoyambadde tebikunyumilaWeyambule engoye ezo ezitatukulaCopolole empisa wano ezitukuzaWano ewaffe e’Buganda ebyo tebitukubaAloh! Better gyendya mpoweza and learn to love and shareBecause you know[King Saha]Nze manya, silina amanyi gabalwanissaMbantya, bulidwa gwembalopeelaBantu babbi nnyoBuli omu abatya eyoEh eh abo bantu babbi buli omu aba kabba lulweBanemeza ensi, buli gyempita batadeyo emitiBesibye obukokolo bamanyi sibalaba nayeOh na na(Chorus)[Outro][Zizza Bafana]Kuba ezo endulu ov’enoEbyo byokola tebilandiza nsiyoAtte wadembe okola sente neziwelaGulira banno kubimpoKati ozilya nga nne bannoEbye ssaza biwoma nabannoKamulali muteeke ku-side yoWaliwo lwakayilila banno wano

Top Songs

Kagwirawo