Omumbejja

Song Lyrics

Password
yoooo looooovvvveee...........
A Brayo Matrix-Dizaster, Bomba Muzik

Verse 1
Oli kibuno omu eyakaboneka bwomwenya omweezi ne bwegutayaka, Mubisi gwanjuki mumuzinga ahaahaa
Wagogooka........
Nga'kamuli akaberyeberye bwekaniriza enkuba muddungu, bwenesunga buli bwotuka mwanagwe omalaako ekiwubaalo, kankulabirire, nkususutte, nkuyoyote, Kankuwe love yo ogejje, wagololwa tolina mavuunya ahhaaha

Chorus
Kankukwate mpola ngatamanyi, nkukuume ngameenvu kukibanyi, no' bukakkamu nga glass tonsimattuka noyattikka
kankukwate mpola ngatamanyi, nkukuume ngameenvu kukibanyi, omujaajja nkuteleko ka Chai nkulabirire omumbejja ahhaaha

Verse 2
Gimme your love tender ndikulinda yoona Joligenda kawabe emitala wamayanja l will be waiting for you, olwo nkukuume nga'kuuma dollar oli kyabugagga osinga feeza, nebwekuba kusasula mpooza I w'll do it for you ,
Byemuwoza abalungi ndagala naamu, mbu era tezigwa mulusuku, mufune ezamwe zemwesooka luno lwange nalutwaala
Bwooba wendi mbeela mugumu NE bwenyiga era olusi nkusekeramu, omulungi omuntumulamu yegwe atalina bbala
Kankulabirire nkususutte nkuyoyote Kankuwe love yo ogejje oli Mubisi oguva munsulo ohhoooo

Chorus

Verse 3
nebwekuba kulwana na'biisso, nzenewaddeyo teli akukwattako, mu Love eno ndimukoddo ngoba kawawa ku' nte yange, omukwano gwo Nina Ntoko ne bwotolako era gusigalawo, kyensinga okwelalikirira lwolisalawo ondeke ogende
Njagala mpalane abakulwanyisa mbasiige kamyu boonna abakulwanyisa nebwensigala omu gwo mwenyeza kimala
It is alright, okukufuna nafuna kirabo nkukuume wano nebusuuka nsalo guno omukwano twaata mukago okugukuuma it is my right
Abandi bamenya mitima bewale ewange Joba wekukuma, omumbejja nzesilikulumya gwe akabisi akasengejje

Chorus
The End

Howwe Hot 100 Howwe Hot 100

The Official Ugandan Music Countdown: Weekly and Daily Music Chart

1 LD: 2
This Is Love
This Is Love Rema, The Ben
2 LD: 8
Andele
Andele Daddy Andre ft. Nina Roz
3 LD: 21
Kachumbali
Kachumbali Quex
4 LD: 12
Goodnight
Goodnight Rickman Manrick & Lydia Jazmine
5 LD: 7
Buligita
Buligita Fik Fameica
6 LD: 93
Ani Oyo
Ani Oyo Pallaso
7 LD: 26
Muyayu
Muyayu Mudra
8 LD: 11
Malamu
Malamu Pallaso
9 LD: 15
Mpa Collabo
Mpa Collabo John Blaq
10 LD: 5
Tumbiza Sound
Tumbiza Sound EeZzy

Eezzy has no photos!