Omuntu

Song Lyrics

INTRO:
Nzize kusomesa agawalayi, nsaba teg'okutu yenze Queen Sheeba, Jazmine asomesa walayi, side soft, TNS..

SHEEBAH:
Ekitonde kyebayota omuntu, omuntu, ekisolo kyebayita omuntu, omuntu..
Omuntu aja nakulimba bwalese plani enakuzimba, ebinyo nobitunda naye eno akubala bwakutunda, omuntu kyekimera ekitetaga mirandir'okumera, omuntu wambeera kyemanyi buli muntu nemberaze, aba n'obugamb'obuwomu (true) Kabe mulokol'oba musiramu(so true) tagendeka mwanadamwoyo emitima bayina najasadamu!

CHORUS(together):
Katonda yatond'omuntu, yatond'omuntu, dala yayiy'omuntu, yayiy'omuntu *2

LYDIA JAZMINE:
Nalabangako Jane mumukwano ogwakabi ne Ben, Ben yasubiza Jane nti embaga elibera ku meeri, hmm, nti mukwanjula, abazade alibagulira benzi, Jane yatabuka naduka ne kubaawe nanti atunulira benzi, eeh, benzi teyagifuna nembaga Jane emeeri teyagilaba, lwakimanya nti Ben gweyatomera tayina nasente obwaavu bweyatomera, yadayo ewabwe gyeyakulira, alima lumonde ewabwe gyeyakulira, eeh, oyo ye muntu, mutaayi tozanyisa muntu...


SHEEBAH & JAZMINE:
Akugamba 'first cut is the deepest ' nti yegwe eyasooka alisembayo kubanga 'yo realest'..

Eh, omuntu bwakunyumya negyemuva, olowoza akulaga gyemulaga, muntandikwa ayogera nemuseka olowoza alikuwa nobusika, mumikwan'egyo mwebekweka, fesi ezo ezimwenya, tolowoza nti abamwenya, Teri lunaku lwali kusiima..

CHORUS to end..

Howwe Hot 100 Howwe Hot 100

The Official Ugandan Music Countdown: Weekly and Daily Music Chart

1 LD: 3
Wire Wire
Wire Wire Bebe Cool
2 LD: 1
Ebintu Byo
Ebintu Byo Ykee Benda & John Blaq
3 LD: 7
Wansakata
Wansakata Fik Fameica & Joeboy
4 LD: 2
Bibaawo
Bibaawo Eddy Kenzo
5 LD: 10
Parte After Parte
Parte After Parte Bigtril
6 LD: 9
Inabana
Inabana Harmonize ft. Eddy Kenzo
7 LD: 11
Omusheshe
Omusheshe Spice Diana & Ray G
8 LD: 4
Tebigatika
Tebigatika B2C Ent
9 LD: 5
Sweet Sensation
Sweet Sensation Sheebah & Orezi
10 LD: 6
Amaaso
Amaaso Vinka & Winnie Nwagi