Champion

Song Lyrics

[Verse 1]

Yeah… Mun G… a story begins…

He had dreams ez’okubeera superstar nga MJ ng’obuwala bumukaabira

Face ku poster, ebisaawe nga bijjula, it was all a dream nga Biggy bweyagamba

But bweyatuuka nga kukazindaalo nga crowd emuwoganira vvayo!

Yayimba nga yekweese mizindaalo, anti ku stage bamukubanga zi kyokolo

Naye nga champion nalemerako, giving up, teyakilowoozako

He worked hard, natuuka ku radio, bweyakola video takyava ku T.V yo

Kati bwatuuka ku stage nga bawogana, the same people abamugambanga vvayo!

Ba promoter mukusooka nga bazalawa, kati ekivulu bwatakibaako tekijja kukwatayo

Now that’s a champion…

[Chorus]

If you believe, then you can achieve it (kasita obeera n’okukiriza)

Anything and everything (everything is possible)

That you’ve ever dreamed of before (if you truly believe)

If you believe it, you can achieve it

(Kyogamba omusajja temumanyi eyakuba ku block kati avuga Escalade?)

Believe… you can achieve it you know

(Enju eli ku acres bbiri, now that’s a real champion. Look, a champion)

[Verse 2]

Ono yaviira Masaka muzeeyi-boy yaweta, teli kusoma schools fees zabula

Yapakasapakasa ela obusente bwebwawela, kumi na bbiri ng’ali kuzidda e Kampala

Mu Owino mweyatuukira, okusuubula abayaye nebazikuba

Yeyiiyayiiya era nasuubula endiboota, awezezza emidaala ena Owino nebagyookya

But no, eby’okudda e ssakala yagaana, obwongo bwesela ng’ela eyassala lweela

Yayiiya ekijji wakati mu City Centre, kusuubula jean kati yatweegombesa

Anti emaali ajigya China, amaduuka awezeza asatu ku Nabukeera

At 26 landlord takyamukonkona, mummy asula Muyenga, sister asoma bwa doctor

Now that’s a champion

[Chorus]

If you believe, then you can achieve it (kasita obeera n’okukiriza)

Anything and everything (everything is possible)

That you’ve ever dreamed of before (if you truly believe)

If you believe it, you can achieve it

(Temumanyi street kid eyayambalanga akasaati kamu aka yellow pastor omuyimbi?)

Believe… you can achieve it you know

(Kati bwa-launchinga buli mwaaka, abantu nebayitirira, he’s a champion)

[Verse 3]

All I’m sayin’ is teli kitasoboka, yeah, beera n’okukiriza

Osobola okuva ku kataka ke Kamwokya

Enkya nebakusanga mu Emirates nga mwogusambira (nga David Obua)

Osobola okuva mu saloon enkya nebakusanga nga Serena yegwe agikulira

All I ask big brother, have a lil’ faith, beera n’okukkiriza

[Chorus]

If you believe, then you can achieve it

(Kasita obeera n’okukiriza, buli kimu ojja kifuna)

Anything and everything (everything, anything)

That you’ve ever dreamed of before (buli kyewali oloose ko, yeah!)

If you believe it, you can achieve it (kasita oba n’okukiriza, yeah)

Believe… you can achieve it

[Outro]

Hey yo Naava! Take ‘em in chokes… wooh!

If you believe, then you can achieve it

Anything and everything that you’ve ever dreamed of before

(Kati boda boda gyivugise maanyi na kukiriza

Enkya bagenda kusanga mu magulu kumi ten yiyo)

If you believe it, you can achieve it (yeah, beera n’okukiriza!)

Believe… you can achieve it

(Owo mu paaka, CD zisalise maanyi na kukiriza

Majestic Plaza ejja egenda kubeera yiyo)

If you believe, then you can achieve it (beera n’okukiriza)

Anything and everything that you have ever dreamed of before

(Student, work hard beera n’okukiriza

Government sponsorship ogenda kutukayo)

If you believe it, you can achieve it

Believe… you can achieve it you know

(Ne rapper atandika naawe beera n’okukiriza

Award taano enkya zizo… bwe kiri just believe

If you believe it, you can achieve it

Set your heart to it, believe, tewelabira okusaba

Enkya basobola okugamba Uganda etutte World Cup, kasita tuba n’okukiriza

Believe… you can achieve it you know

Beera n’okukkiriza, naye ki oyin’emputtu?

Howwe Hot 100 Howwe Hot 100

The Official Ugandan Music Countdown: Weekly and Daily Music Chart

1 LD: 1
Mukama Yamba
Mukama Yamba Sheebah Kalungi
2 LD: 3
Do Me
Do Me Kataleya & Kandle
3 LD: 2
Forever
Forever Jose Chameleone
4 LD: 4
Follow
Follow John Blaq
5 LD: 5
Busy
Busy Martha Mukisa
6 LD: 6
Nsaba
Nsaba Pallaso Ft Ratigan Era
7 LD: 23
Osilike
Osilike Crysto Panda
8 LD: 8
Party Mood
Party Mood Azawi
9 LD: 7
Bareke Abo
Bareke Abo Pallaso
10 LD: 9
Onina
Onina Baza Baza