Nebuuza - Nazzle D Soul

Nebuuza

5.0 of 5 stars
4 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Nebuuza Lyrics

NEBUUZA (Ma Lawyer) by Nazzle D Soul Lyrics:Intro:Uhmnnn.. Ma baiby…. Huuhuuuu..Oli down to earth, nze ndi just for you, kabiri ka liili nkwetaagaOli down to earth, nze ndi just for you.. huuhhuuuuu..Part 1:Nasanga ani olunaku lwenakulaba? Nalaba omusana, va kubano abaali bankyiitingaNga bankuba bikonde everyday, where I used to go, mamama..Sikyanyiga munange, sikyakaaba wankyuusaOli kyaakunywa jendii..Chorus:Amazima nz’ani nze gwoyagala okukira abalala..? NEBUUZAOh nz’ani? Nayenz’ani? X2Part 2:Sikulimba nze byenjogera mazima sibyakusaaga haa..Boogedde bingi okunemesa, boogedde bingi okkunkyaaya.Oli muddo mu luyiira, n’atalina mbuzzi kale agwegomba,Eddoboozi lyo nze linkola masaaji bwoyogera, nkagala nkuwe omukwano gwo ma beibi,Wambunabuna mu mubiriii, nonsensera mu busomyoo nanoonya akusinga nze yambula..Chorus:Amazima nz’ani nze gwoyagala okukira abalala..? NEBUUZAOh nz’ani? Nayenz’ani? X2Nze naawe twatondebwa, nze naawe twabumbubwa, naye mukwano kyooba omanyaBaibi kyoba omanya, Bbugu bbugu tajiisa tooke, ekikubya enkuba ikiriira wakalu,, heeTompita muyaaye kuba sili muyaaye, njagala kuwe omukwano gwo ma baibyTompita muyaaye kuba sili muyaayeeeeee “Ma lawyer”It’s a loverbillity and a capability njagala nkuwe omukwano gwo ma baby, it’s a loverbillity and a capability.. hee..Amazima nz’ani nze gwoyagala okukira abalala..? NEBUUZAOh nz’ani? Nayenz’ani? X2 (Avatar)Amazima nz’ani nze gwoyagala okukira abalala..? NEBUUZAOh nz’ani? Nayenz’ani? X2Sweet bambi, tonvaamu nze, oli so beautiful Nebuuza, oho nz’ani? Naye nz’ani?So beautiful “Ma lawyer”Oli wanjawulo kwaabo owooo..

Top Songs

MSport