Kiliza - Pallaso

Kiliza

4.6 of 5 stars
84 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Kiliza Lyrics

He he he
Ondi muli mu misuwa
Brian Beats

Wuluuluuluulu
Tonzitira mu miguwa

A Brian Beats wamma kuba engoma eno
Buli ammatira njagala emutuukeko eyo
Ndaba ku ki, ndaba ku ki omukwano mungi
Owomukwano wadde abalungi bangi yegwe
Nze nanti ku gwe ngiwawo omubiri
How do you really know the meaning of love?
Yegwe, ntunda ebyange ne nkuwa omutete
You know the feeling when you′re crazy in love
You fit me like a glove, you hold me like a child
When you're not around, everything falls apart

Mwana munnange, mwana munnange nga nkwagala nnyo (ondi muli mu misuwa)
Mwana munnange, mwana munnange sembera ndabeko (tonzitira mu miguwa)
Mwana munnange, mwana munnange ga nkwagala nnyo (ondi muli mu misuwa)
Mwana munnange, mwana munnange sembera ndabeko (tonzitira mu miguwa)

Kiriza, kiriza (eh)
Kiriza nze nawe batugatte
Kiriza (kiriza)
Kiriza (kiriza)
Kiriza nze nawe batugatte

Onyirira olinga katiko kabala (eh)
Nsingo biseera nobumwa obumyufu (eh)
Ndaga wo lumwa, nsiigewo akazigo (eh)
Waliyo obubina, nga tebukubwa miggo (eh)
Ebyo bye muwoza amazina gaamulema (eeh-eh)
Gw′ogumenyeka ne ex nabutuka (eh-eeh)
Bajjanga beetema obugagga ne ngana
Gwe kyompadde kigulwa nsimbi

Mwana munnange, mwana munnange nga nkwagala nnyo (ondi muli mu misuwa)
Mwana munnange, mwana munnange sembera ndabeko (tonzitira mu miguwa)
Mwana munnange, mwana munnange ga nkwagala nnyo (ondi muli mu misuwa)
Mwana munnange, mwana munnange sembera ndabeko (tonzitira mu miguwa)

Kiriza, kiriza (eh)
Kiriza nze nawe batugatte
Kiriza (kiriza)
Kiriza (kiriza)
Kiriza nze nawe batugatte

Njagala kwambala mpeta munnange ondaba (eh)
Bulamu bunyuma nga bambi ondi wano ku near (eh)
My sweet dear ku gwe kwe nalabira enjuba (eh)
Dala yegwe ka umbrella kange mu nkuba (eh)
I am your husband (yes)
You are my wifey (yes)
Bambi mukwano tonta-nga
Let my kingdom, be your kingdom
Gabeere masanyu gokka, girl
The only one that knows my story
The one that catches me when am falling
I cant let you down, and I'll go anywhere that you go

Mwana munnange, mwana munnange nga nkwagala nnyo (ondi muli mu misuwa)
Mwana munnange, mwana munnange sembera ndabeko (tonzitira mu miguwa)
Mwana munnange, mwana munnange ga nkwagala nnyo (ondi muli mu misuwa)
Mwana munnange, mwana munnange sembera ndabeko (tonzitira mu miguwa)
Kama Ivien (ondi muli mu misuwa)
Pallaso Music (Herbert Skillz)
Eh eh (tonzitira mu miguwa)

Top Songs

MSport