Tokoowa - Mary Nantayiro & Jose Chameleone

Tokoowa

5.0 of 5 stars
2 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Tokoowa Lyrics

[ Intro ][ Jose chameleon ]Ooh tokoowa Nantayiro tokoowaIt’s a million again Producer Ronnie come again I love you tokoowa..( nkwagala )Bambi tokoowa... ( nkwagala ) Hmmmmm, Nyk Promotion[ Verse 1 ][ Mary Nantayiro ] Mukwano wankuba engwaala Wandesa okwewulila Nze ka nyimbe gwe okube enanga newebansiiya nina okwematira Is it because you and and me? Kyova ova ompisa nga omwana I screaming your name Kyova ontambuza nga atalaba Kati ndeete kakyiNkutegekede my baby Nkusikileko ku majji Oba nkuletere Nakati (... wowowowowowo )[ Chorus ][ Mary Nantayiro ](Kati saba kyosaba bill yange nze asasula aaahaaaOmukwano gwenina kyekilabo kyo kwata woyagala) X 2 [ Jose Chameleon ] Yeee Nkwata nkwata nga ekyatika Ekiwato nweza tokitya Kabogere ebinji tobitya Ebigambo byabogezi bo tobatya [ Verse 2 ][ Mary Nantayiro ]Nze nebwonkutula enkogo Silikutya kabankube emiggo Onyiliiza nga ebizigo Ndi nsolo yo kwendi ku kizigoYou’ve given me the love and peace of mind yii Ela ndayira bwemba naawe am goin to fly iyiiii [ Jose chameleon ]Jangu tutale afiya Bwemba naawe mela ebiwawa mbuuka Bali bamanyi nsaagaBwemba naawe, ngeja nensuka Ebilungi jangu nkuweee Mukwano jangu nkuwe leero Mubyange jangu okyimeBaibe jangu okyime bubububu[ Chorus ][ Mary Nantayiro ] (Kati saba kyosaba bill yange nze asasula aaahaaaOmukwano gwenina kyekilabo kyo kwata woyagala) X 2[ Jose Chameleon ]Yeee Nkwata nkwata nga ekyatika Ekiwato nweza tokitya Kabogere ebinji tobitya Ebigambo byabogezi bo tobatya [ Verse 3 ][ Mary Nantayiro ]Mukwano wankuba engwaala Wandesa okwewulila Nze ka nyimbe gwe okube enanga Newebansiya nina okwematira [ Jose chameleon ]Wamponya okuwankawanka nenteleeraBwonta bwoti nselera Omukwano ogususse ogowomelera Tonta bambi, yee eh[ Chorus ][ Mary Nantayiro ](Kati saba kyosaba bill yange nze asasula aaahaaa ... Omukwano gwenina kyekilabo kyo kwata woyagala) X 2 [ Jose Chameleon ]Yeee Nkwata nkwata nga ekyatika Ekiwato nweza tokitya Kaboogere ebinji tobitya Ebigambo byabogezi bo tobatya

Top Songs

MSport