Hullo

Song Lyrics

Hullo beibe
John Blaq
Hello beibe
African Bwoy
Hello Beibe (Brian Beats)
Aya Baasss

Hullo hullo hullo hullo hullo hullo
Hullo hullo hullo hullo hullo hullo
Bambi tova ku line
Bambi tova ku line
Bambi sigala wo awo
Bambi tova ku line

Ye osiibye otya osiibye otya
Ye onsanze otya onsanze otya
Ye osiibye otya osiibye otya
Onsanze otya onsanze otya
Bukya obeera nange
Bukya okikola nange
Akamotoka bukya okavuga nange
Mbuuliraako by'osanze
Yeggwe omukwano gwe ntalita
Yeggwe omukwano gwe ndinaaninaaninaaninaanika akaweta
Yeggwe omulungi gwe ntalita
Era nze ndikubeererawo singa olimbeererawo
Kati bye bye bye
ŋŋenze ssafaali
Bye bye bye
Nkuumira mmaali
Bye bye bye
ŋŋenze ssafaali
Bwe nkuba nga opiikinga

Hullo hullo hullo hullo hullo hullo
Hullo hullo hullo hullo hullo hullo
Bambi tova ku line
Bambi tova ku line
Bambi sigala wo awo
Bambi tova ku line

Omukwano gunyuma nga munyumirwa love
Era omukwano gunyuma nga mwekubirako
Omukwano gunyuma nga mwekubirako w'oyagalira okumulabako n'omulabako
Nkwataako
Smile for me
Nkwataako
Ebigaanye nga mbuuzaako
You're my best friend
Munsi eno
Year
Ggwe Monalisa
Monalisa beibe
Yeggwe amulisa
Ggwe amulisa oh year
Bw'oliba nga ogenze
Kale ndaba ku weekend Kubanga nswamye nnyo
Kale leka ekifaananyi
Nange nkuwe ekifaananyi
Kubanga mu kifaananyi
Kwe nkubira buli obufaananyi, beibe

Hullo hullo hullo hullo hullo hullo
Hullo hullo hullo hullo hullo hullo
Bambi tova ku line
Bambi tova ku line
Bambi sigala wo awo
Bambi tova ku line

Yeggwe omukwano gwe ntalita
Yeggwe omukwano gwe ndinaaninaaninaaninaanika akaweta
Yeggwe omulungi gwe ntalita
Era nze ndikubeererawo singa olimbeererawo
Kale leka ekifaananyi
Nange nkuwe ekifaananyi
Kubanga mu kifaananyi
Kwe nkubira buli obufaananyi

Hullo hullo hullo hullo hullo hullo
Hullo hullo hullo hullo hullo hullo
Bambi tova ku line
Bambi tova ku line
Bambi sigala wo awo
Bambi tova ku line.

Howwe Hot 100 Howwe Hot 100

The Official Ugandan Music Countdown: Weekly and Daily Music Chart

1 LD: 1
Malamu
Malamu Pallaso
2 LD: 8
Ma Bebe
Ma Bebe Ykee Benda
3 LD: 3
Binji
Binji Fik Fameica ft Lydia Jazmine
4 LD: 2
Romantic
Romantic Feffe Bussi
5 LD: 4
Ninda
Ninda Sheebah Karungi
6 LD: 5
Sharp Shooter
Sharp Shooter Chozen Blood
7 LD: 7
Love Panic
Love Panic Vinka
8 LD: 6
Empeta
Empeta Sheebah Karungi ft King Saha
9 LD: 9
Tugende Mu Church
Tugende Mu Church Daddy Andre
10 LD: 11
Munda Awo
Munda Awo B2c Ent

B2C Ent has no photos!