Ebyalagirwa (Remix) - Genius Omuzira ft John Blaq

Ebyalagirwa (Remix)

4.1 of 5 stars
11 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Ebyalagirwa (Remix) Lyrics

Njagala kumanya oba oli fine (Genius Omuzira)It's fine, oba oli fine (Brian Beats)Njagala kumanya oba oli fine (Mu remix)Kuba naater'okulinnya trainAyah busCHORUS (GENIUS OMUZIRA)Nkwagala biri ebyalagirwa, Ooh ma bei ooh ma beibyNkwagala biri ebyalagirwa, Ooh ma bei ooh ma beibyBali obugero baalibeera bagera, Nga tugenda mu maasoBali obutabo baalibeera baasoma, Nga tugenda mu maasoVERSE ONE (JOHN BLAQ)Yanguwa nze saagal'osubwe flight,Nze saagal'osubwe flightKisipi nyweza, Bambi beera niceEyo gy'ogenda beera niceBabi abatunuz'omukwano mu mateekaAbatund'omukwano nze mbateekaBabi abatunuz'omukwano mu mateekaAbatund'omukwano nze mbateekaSay, Aah love ya buli omuLove ya buli buli buli omuEra, Nze akuli buli wamuEra yeggwe, andi buli wamuOmiza n'amangota,Kikopo kyange mwattu kyenkoloboza, IyeahAah gwe leka nkutoloseBatemu b'emitima kankutolose, IyeahCHORUS (JOHN BLAQ)Nkwagala biri ebyalagirwa, Ooh mabe ooh mabe-byNkwagala biri ebyalagirwa, Ooh mabe ooh mabe-byBali obugero baalibeera bagera, Nga tugenda mu maasoBali obutabo baalibeera baasoma, Nga tugenda mu maasoVERSE TWO (GENIUS OMUZIRA)Nseseetudde omutima munfo yagwo kangukuweNeewaddeyo okukwagala era ekkwano kandiweweNkuwe Nga gwa nsaan(o) empulunguse kanziyiweMu bwavu n'obulungi n'obubi mbeere nga naaweNkwagala naye baby okukiraga simanyiNewotoli mba mukutya nziruka n'obunyonyiNja kufub(a) okkufaako wadde sente sinnawezaNze kuggwe nebwekuba kulya loan tonnyumizaMutunenye mpola ffe naffe siffe twayagalaMapenzi g'emanji naye tetunnagaggawalaBizibu tulina lwakuba tubizza walaBa guy banj(i) olumulaba nange bajijiraEbisima alina sente nfuna wa mikisaAte atya ne Katonda yanjigiriz(a) ekkanisaOmwana mwagala bya ddala love nywevu ate nzijuvu tutegeeragana n'awansiiwa y'atakulaCHORUS (JOHN BLAQ)Nkwagala biri ebyalagirwa, Ooh mabe ooh mabe-byNkwagala biri ebyalagirwa, Ooh mabe ooh mabe-byBali obugero baalibeera bagera, Nga tugenda mu maasoBali obutabo baalibeera basoma, Nga tugenda mu maasoVERSE THREE(JOHN BLAQ)Gwe nsonga, Gwe nsonga lwaki neekyangaOyimba yimba yimba gwe nsongaLwaki kan(o) akayimba yeggwe nsongaaaahhh, Iyeah(GENIUS OMUZIRA)Omiza n'amangotaKikopo kyange mwattu kyenkoloboza, IyeahAah gwe leka nkutoloseMubatemu b'emitima kankutoloseIyeah (hook/John Blaq)CHORUS (GENIUS OMUZIRA)Nkwagala biri ebyalagirwa, Ooh ma bei ooh ma beibyNkwagala biri ebyalagirwa, Ooh ma bei ooh ma beibyBali obugero baalibeera bagera, Nga tugenda mu maasoBali obutabo baalibeera basoma, Nga tugenda mu maaso

Top Songs

MSport