Emikisa Gya Bakazi

Song Lyrics

Part I

Ka rona kali kawala kasiwufu nga kalina omulenzi wako Tom nga bambi kamwagalanyo naye ng'akagyoga nnyo ng'alaba ng'akayamba olwendabika era bambi lwakya lumu kanyabo kange nakagoba ng'afunye owakilasi akasinga naye akugoba yakuwa ekubo laba ka ronah gyekagenda kafunayo omusajja asinga oli ng'akalabanga malayika bakola babibiri nebezimba ebyamukama tebigwayo kati Tom kamuyitako nga kamukuba nffufu .

Chorus

Part II

Tobela n'omukazi ng'olowoza nti wamuyamba buyambi tobela n'omukazi ngosuubira nti wamujuna bujunyi ebyo byomujelega ngolowoza nti yakoma welimbye bulimbi emikisa gy'abakazi gyo mingi ekyo olina okukimanya',part ii.. muno Tom mwazungila yasanga ka ronah n'omwagalwa wako yabulb okwetuga n'abakira wo akasimu n'akuba Ronah nze nkwewunya nali manyi nnyabo wafuna nyo oyo faala we kyazanga mufere wakibuga munange singa nange ompa time sweetheart netwogera natamanya nti oli gwa switiza yali yakowa yakowa nyo namudamu esimu yange jileke tomalirako muliro abatalina byakola mwesimye mwagabana obudde mwamala

Gwenjagala ali easy nyo tomuletako kamanyiro nkulabanga missed call ebyange nawe sorry bambi byagwawo.

Chorus

Part III

Abasajja kyembagamba mulina okumanya bino ekitonde ekikazi kyasuka katonda yatuwa favour yatukola mukatiiba kanjawulo gwolaba ng'eya feddinga omulala amulaba nga mata buta emikisa gya bakazi gyo mingi kyo mulina okukiyiga eyanobeera musapatu omusanga yesaze kakondo emikisa gy'abakazi gyo mingi eky'olina okukimanya kanyabo kewasibila nga munju okasanga ku beach ketaya e'mikisa gy'abakazi gyo mingi nyabo nyabo eky'olina okukimanya laba eyasibilira nga mukene nyabo kati ennyama agilisa mbwa emikisa gy'abakazi gyo mingi eky'olina okukimanya.

Howwe Hot 100 Howwe Hot 100

The Official Ugandan Music Countdown: Weekly and Daily Music Chart

1 LD: 1
Thank God
Thank God Vinka
2 LD: 2
Slow Dancing
Slow Dancing Azawi
3 LD: 3
Oluvanyuma
Oluvanyuma Zulitums
4 LD: 5
Kapeesa
Kapeesa Lydia jazmine
5 LD: 4
Love Olinonya
Love Olinonya Liam Voice
6 LD: 6
Omwana Wabandi
Omwana Wabandi Daddy Andre
7 LD: 7
Yoola
Yoola B2c and Aroma
8 LD: 10
Am in Love
Am in Love Shakira Shakiraa & David Lutalo
9 LD: 9
Tupaate Remix
Tupaate Remix Pia Pounds Ft. Eddy Kenzo And Mc Africa
10 LD: 8
Omwoyo
Omwoyo Liam Voice

Betina Namukasa has no photos!