Kyekunkuna

Song Lyrics

Annemye Annemye (whoooo) annemye

Nkunkuna bwoomu bwa nnamunigina
Mpwangali ng'embwa esudde eciluma
Emkampa ziwoggana mu bbaafu
Ananjolezaako awuuna
Ensowera zakyadde ewaka lwa kawoowo ka nkampa
Emmere afumba esiridde ( Esiridde)
oluusi ekona awuuna ( Yii Kika buka)
Nkolentya obwoomu ( Nkolentya) nkolentya

Kyekunkuna malijja
ekiliga ooh malijja
kiliga ekito malijja
kyewaatira , kyefuumbira
kiliga ekito malijja (malijja)
kyewaatira (kyewaatira) , kyefuumbira (kyefumbira)

aaah mmm Munyambe Amaka ooh gayiika

Nyinimu waatali ebikere biteemba enju
Kuluno bitembye nyinimu yeebase
Emmese tezikyalina kutya (yarabi zeetala)
zeetala ne kkapa nge'etunula
amaviivi galwaanila ebifo (ammanyi gampedde)
mbutuufu amaviivi galwaanila ebifo ( nkolentya banange)
Gwennina anyumirwa kweebaza eyazzimba
Nze gwennina (ayiwa endusu) anyumirwa kweebaka (aah misana ttuku)
Nkolentya obwoomu nkolentya
Nkolentya obwoomu kanfuneyo omulala

Kyekunkuna malijja
ekiliga ekito malijja
kiliga kito malijja
kyewaatira , kyefuumbira
ekiliga ekito malijja
kiliga kito malijja
kiliga kito malijja
kyewaatira , kyefuumbira walaalaa

munyambe, ooh omukyaala tafumba ooh ansobedde ooh
ooh nze ndabye nze. ooh

Guma bijja tteleela (tamanyi kufumba)
Guma bijja teleela (afuumba esilidde)
Guma bijja teleela ( aah mpaayo omulala)
omutoonzi ajja teleeza

(tamanyi kufumba)
Guma bijja teleela ( tamanyi kuwaata)
Guma bijja teleela (afumba esilidde)
Guma bijja teleela ensinga muzigonjoole ajja teleeza (aah mpaayo omulala)
Guma bijja teleelaaa

Howwe Hot 100 Howwe Hot 100

The Official Ugandan Music Countdown: Weekly and Daily Music Chart

1 LD: 1
Billboard Kipande
Billboard Kipande Nina Roz
2 LD: 2
Malamu
Malamu Pallaso
3 LD: 3
Tumbiza Sound
Tumbiza Sound EeZzy
4 LD: 4
Kachumbali
Kachumbali Quex
5 LD: 5
Don't Be Like
Don't Be Like John Blaq
6 LD: 7
Muyayu
Muyayu Mudra
7 LD: 8
Nangana
Nangana Daddy Andre & Nina Roz
8 LD: 12
Everything
Everything Winnie Nwagi
9 LD: 9
Awo
Awo B2C & David Lutalo
10 LD: 10
Tuli Mu Struggle
Tuli Mu Struggle Crysto Panda