Eno ye sawa

Song Lyrics

[Verse 1]

Olwa leero nkufumbideyo ka chai koka

Kuba empewo nyingi, sagala olumwe mukwano

Bwemaze okuyiisa ate nenetuninga

Ela olaba nawe, bwenti bwendi munange

Ng’olwo ndowooza, nga ndowooza omulungi wanadira, ndowooza

Ng’olwo nkulinda, nkulinda munange ate nyabo nkole ntya?

[Chorus]

Kubanga bwo obudde, bwebuno obudde

Wenjagalira owange ambeere kumpi

Ela eno y’esawa, eno y’esawa

Wenjagalira omwana abeere nange

Obudde buzibe (mbeere nawe oh…)

Oba bukya bukye (nze nawe oh…)

Baby tondeka (bwendi nawe oh…)

Oba kiba kibe (nze nawe oh…)

[Verse 2]

Kansumulule banange, labayo olukedde empewo banange

Kabogere oli wange, ekooti ndeeta eno nkole ntya nze?

Njagala mbeere woli, tondeka nga wo beera nga wendi

Nsaba mbeere woli, omukwano mama nkuyiire

(Chorus)

[Verse 3]

Emirembe, mbeera awo wobeera

Togeza nga nonsuula mukwano

Kubanga nange wendi, tuula…

Obudde buzibe (mbeere nawe oh…)

Oba bukya bukye (nze nawe oh…)

Baby tondeka (bwendi nawe oh…)

Oba kiba kibe (nze nawe oh…)

Obudde buzibe (mbeere nawe oh…)

Oba bukya bukye (nze nawe oh…)

Baby tondeka (bwendi nawe oh…)

Oba kiba kibe (nze nawe oh…)

Howwe Hot 100 Howwe Hot 100

The Official Ugandan Music Countdown: Weekly and Daily Music Chart

1 LD: 1
Munda Awo
Munda Awo B2c Ent
2 LD: 2
Mugole
Mugole Eddy Kenzo
3 LD: 3
Nakyuka
Nakyuka Sheebah
4 LD: 4
Tonelabila
Tonelabila Angella Katatumba and Daddy Andre
5 LD: 8
Tugende Mu Church
Tugende Mu Church Daddy Andre
6 LD: 7
Kwata Wano
Kwata Wano Spice Diana
7 LD: 5
Kyoyina Omanya (Remix)
Kyoyina Omanya (Remix) Sheebah & Crysto Panda
8 LD: 6
Mu lubiri
Mu lubiri John Blaq
9 LD: 9
Balance
Balance Karole Kasiita
10 LD: 15
Understand
Understand Kapa Cat