Topowa

Song Lyrics

Xerox on the MIC
P.K. Pan di Beat
We run it..
Inspiration fi Generation!

[chorus×2]

Topowa!
Gwe nyikira kupambana luliba olwo no'kikwata abalabi nebakwewunya
Topowa!
Buno obukya buziba saba Omutonzi kubanga Yyenyini byona

[Verse 1]

Olugendo luwanvu
Otendewalidwa
Oyagala kuwanika
Gw'asembye line mpanvu
Bewasanga bakulekawo
Abajja bebakuyitako
Toli mwavu Omutwegwo gwe mwavu
You Better kick off yo blanket, rise and seek a better life
Set yo eyes beyond Ebikulemesa
Nelwezibuze welabe nga muwanguzi
Togwamu esuubi
Akaserako kalituuka
Ebintu nebikyuuka
Nebolaba abalina enyinji akasente kali ka kulembeka,
Kati bebazigaba...

[chorus×2]

[Verse 2]
Waliyo bano
Abatakwagaliza nakalungi munsi
Bakulemesa
Banyumirwa nyo nga oli wansi
Bano bamagengere abatawa nakitiibwa Masengere
Bakulinze odde mukyaalo olwo babinuke amasejere
Negwolina ewaka
Naye bamukonjera ebigambo aduke, akuleke, osigale bwa peke baseke
Tobafaako sigala nga otoba, sigala nga Opambana bafuwire ndiga mulele nga osonga
Mi nuh Care what dem fools Talk about me,
After all its Jah with ma Final say

[Chorus ×2]

[Verse 3(Closing Phase)]

Bakunyoma, Bakuvuluga, Bakujerega,
Tebamanyi ki kyoliba
Better Hustle hard make yo ends meet
Make yo dream come true
One day you'll live a better life!
Lyrical Genius
Nkuba bili serious
Nonya future abalala bawanika
Nze nyongera kaluba

Howwe Hot 100 Howwe Hot 100

The Official Ugandan Music Countdown: Weekly and Daily Music Chart

1 LD: 1
Lock
Lock Fik Fameica
2 LD: 2
Gwe Amanyi
Gwe Amanyi Mudra D Viral
3 LD: 4
Banange
Banange Lydia Jazmine & YKee Benda
4 LD: 3
Wansala
Wansala Victor Ruz
5 LD: 6
Nsaba
Nsaba Pallaso Ft Ratigan Era
6 LD: 7
Mbeera
Mbeera Levixone & Grace Morgan
7 LD: 5
Weekend
Weekend Eddy Kenzo
8 LD: 9
Mbimala
Mbimala John Blaq
9 LD: 10
Nabbanja (Thwitie)
Nabbanja (Thwitie) Mun G
10 LD: 13
Abeggume
Abeggume Dj Ali Breezy & Eezzy

Xerox has no photos!