Dalu

Song Lyrics

[Verse 1]

Eh! Anti eno lavu
Simanyi ani yatonda lavu
Bwab’ali kumpi
Byetwagal’abituwe mubutuffu
Ngamba neno lavu
Simanyi ani yaletta lavu
Eh! Singa nsobola mulaba
Nandi mwekute nalaba byendaba
Nze nsoberwa
Nga gwoyagala eliyo gwayagala
Bintabula nga gwosuubira
Alinayo gweyasuubiza

[Bridge]

Singa lavu enogebwa namubanga
Nandi kunozeyo mubanga
Singa mama etelekwa namu banka
Nandi kusassudde novamu banka

(Chorus X2)

Sigudde dalu…
Lino si dalu…
Sigudde dalu…
Eno lavu lavu

[Verse 2]

Lwaliwo lwewetona tona
Ngoyagala akugambeko
Obugooye nobukyusakyusa
Nay’era naku yitako
Webyula ne Nanka ebyo
Eyandi kwagadde nakiwa obudde
Nolinda, nga ne Nanka alinda
Eh! Nomuwe namba ye simu yo
Nomugamba ne gyobela
Nakugamba ajakujj’ayiteyo
Nay’emilimu enjimukwatilayo

[Bridge]

(Chorus X2)

[Verse 3]

Dear dear Makosa ... Dear Makosa
Dear dear Makosa ... Oooh deary
Dear dear Makosa ... Dear Makosa
Dear dear Makosa ... Eno lavu yo telesse
Dear dear Makosa ... Dear Makosa
Dear dear Makosa ... Eno lavu yo artillery

(Chorus X4)

Howwe Hot 100 Howwe Hot 100

The Official Ugandan Music Countdown: Weekly and Daily Music Chart

1 LD: 1
Nakyuka
Nakyuka Sheebah
2 LD: 2
Tonelabila
Tonelabila Angella Katatumba and Daddy Andre
3 LD: 3
Repeat It
Repeat It Azawi
4 LD: 14
Omalawo
Omalawo Lydia Jazmine
5 LD: 4
Kwata Esimu
Kwata Esimu Winnie Nwagi & FreeBoy
6 LD: 5
Bintwala
Bintwala Mun G
7 LD: 6
Wakayima
Wakayima Bebe Cool
8 LD: 8
Understand
Understand Kapa Cat
9 LD: 7
Blessed
Blessed John Blaq feat. Levixone
10 LD: 9
Kwata Wano
Kwata Wano Spice Diana