Kampona

Song Lyrics

Xrus:
Kijaana agamba mbu ako kampona
Ko ko mbu nange oyo yantama
Ampalana kubanga namuma
Ko ye kabi sisobola kakwana x2

Verse 1:
Tukuba luga badda mukwasama
Ekirungi byetuleeta byabo abasooma
Bwoba tobitegedde gwe nga ovunama
Ekisawo ky'amalala yeffe abaakima
Mukifo ky'okolera awamu badda mukweluma
Ebigambo bakasuka nze nga mbyewoma
Mttsseewwww mulekele awo okwesoma
Mbu ako nakalya naye tekawooma
Bwemwali muteesa byali byamukaama
Kyoka gwe blad wefudde kyuuma
Bwonyumiza uno bakunooma
Olaba baseka olowooza bakuwaana
Hmm kumbe bakunyooma
Balaba omutwe omukalu nga tanka
Eeh omukalu nga tanka
Hihihi mukalu nga tanka

Xrus:

Verse 11:
Oli mubuufu naye ate webuza amagezi
Otogezaako nga bwetuli abenzi
Muvubuka otunula angazi
Bikukalidde kumumwa olinga mbuzi
Mubewali onyumiza mwemwali ne Ssekyanzi
Alina olugambo azunga buzunzi
With no time nga biri buli wantu
Buli muntu mumatu g'abantu
Buno bwebubaka bwantumye okubuusa
Lekelawo ogenda nga omulabisa
Tanoonya musajja kuba alina amutuusa
Wamutukako nolemelerwa okusa
Ebigambo nebikwesiba nga wenanagiza
Mbu eeh osiiwa nga nvunza
Eeh osiiwa nga nvunza
Hihihi osiiwa nga nvunza

Xrus:

Verse 111:
Tuba tuli awo nga ffe nno tuteredde
Kijaana nga atuyekedde
Naatandika otunyumiza nga bweyakegadde
Ko uuhm naffe tuteredde
Tuwuliriza amatu tuwagadde
Nenkakwata kubisambi bwatunyumiza
Nekesika nga olwo kebuzabuza
Kyenasoose nenkabba emimwa
Omukono mpola nenkakwata kumpale
Muli bantu bakulu nina kusirika
Tuba tuli awo nga nako kayingira
Nekatubuuza biki byabatabira
Wama kambanyumize nga bwekyaali
Yasooka nansaba akanamba
Ekyadako nga'mpita ewuwe
Bwenatuukayo nangulira omwenge
Ayagala ntamiire mbu olwo uuhm
Wenayimukira nemusiibula

Xrus:

Outro:
Hehehe bwekaali tekanakuma wali tolaba nti kabi
Magaboi producer bano tubaleke kasita tubanyonyodde
Nsigadde nze Jonah Musanvu
Fire Base omuliro gwetukuma hihi
woollaaaah

Howwe Hot 100 Howwe Hot 100

The Official Ugandan Music Countdown: Weekly and Daily Music Chart

1 LD: 7
Bino
Bino Crysto-panda
2 LD: 5
Sharp Shooter
Sharp Shooter Chozen Blood
3 LD: 3
Munda Awo
Munda Awo B2c Ent
4 LD: 1
Love Panic
Love Panic Vinka
5 LD: 4
Tugende Mu Church
Tugende Mu Church Daddy Andre
6 LD: 2
Ngamba
Ngamba John Blaq
7 LD: 6
Kokonya
Kokonya Spice Diana & Harmonize
8 LD: 57
Sivawo
Sivawo Vyper Ranking
9 LD: 9
Nakyuka
Nakyuka Sheebah
10 LD: 8
Tokyuka
Tokyuka Chosen Becky