Kampala - Daddy Andre

Kampala

4.8 of 5 stars
107 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Kampala Lyrics

Kampala anyuma nga wooli
Kampala mmunyumirwa nga wooli

Nkwagala nnyo ng’olina omukwano nkwagala (oooh)
Nkumissinga nnyo vvaayo gye wagenda, ooh
Bansekerera nnyo eno nti sirina mwagalwa, ooh
Nakoma kulaba Entebbe ng’oportinga
Baby yeggwe champion (champion)
Njagala kumanya manya
Kumanya oba okomawo enkya (champion)
Njagala kumanya manya
Mmanye ntereere

Kampala anyuma nga wooli
(Kampala, Kampala)
Kampala mmunyumirwa nga wooli
(Kampala, Kampala)
Kampala anyuma nga wooli
(Kampala, Kampala)
Nze Kampala mmunyumirwa nga wooli
(Kampala, Kampala)

My baby you’re di fine ah
My baby you’re di fine aah ah
Gwe bw’obaawo nsanyuka
Gwe bw’obaawo nsanyuka aah
Mu kisaawe yeggwe liner
Tugabane emirimu Kampala nze Mayor ah
Yeggwe manual designer
Sikyayambala binyuma
Baby yeggwe champion (champion)
Njagala kumanya manya
Kumanya oba okomawo enkya (champion)
Njagala kumanya manya
Mmanye ntereere

Kampala anyuma nga wooli
(Kampala, Kampala)
Kampala mmunyumirwa nga wooli
(Kampala, Kampala)
Kampala anyuma nga wooli
(Kampala, Kampala)
Nze Kampala mmunyumirwa nga wooli
(Kampala, Kampala)

Now back in days I know
What you’d be waiting for
En I’d be texting you all night long
Nali ninda reply for my application
Tubeere serious odde ewaka baby girl
So my girl don’t waste my time oh
Baby yeggwe champion (champion)
Njagala kumanya manya
Kumanya oba okomawo enkya (champion)
Njagala kumanya manya
Mmanye ntereere

Kampala anyuma nga wooli
(Kampala, Kampala)
Kampala mmunyumirwa nga wooli
(Kampala, Kampala)
Kampala anyuma nga wooli
(Kampala, Kampala)
Nze Kampala mmunyumirwa nga wooli
(Kampala, Kampala)

Oooh
You know
Babe

Top Songs

MSport